Home » Spice Diana & Chosen Blood- Muntu Wange: Song Lyrics

Spice Diana & Chosen Blood- Muntu Wange: Song Lyrics

Spice Diana & Chosen Blood- Muntu Wange Song Lyrics

Gwe weeyagale n’omuntu wo Chosen Blood Neeyagal na muntu wange Spice Diana Weeyagale n’omuntu wo alo Eli Arkhis Music

Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo

Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho! Kuba tumanyi gye tuvudde Era tumanyi we tutuuse Okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana

Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange

Gwe weeyagale n’omuntu wo eyo Neeyagala n’omuntu wange Weeyagale n’omuntu wo alo, oh babe Omulungi muwe okutu Face ye gyetimbe nga tattoo Tomucanga ng’amatatu

Tomusuula ddalu Ojjukira lwe wanyiiga n’ovuma munno? Ojjukira luli lwe walangira munno? (n’omulabisa) Sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno! Jjukira amaziga ng’okaabira munno (Nti osanga akiiwa) Kati osazeewo okusanyuka ng’osanyuka ne munno

Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange

Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh Gwe weyagale n’omuntu wo eyo Neeyagala na muntu wange Weeyagale n’omuntu wo alo

Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange Nkusaba weeyagale n’omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n’ebintu byange

YOU MAY LIKE:  Kwo Lyrics by Zayn Barak (Ugandan Music Lyrics)

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *